(luganda) - rgsit.com · soya bean kye ky'okulya kyosobola okukozesa mukifo kya kasooii,...

16
Kale ayinza nobUtafuna mulimu mulungi. Ate kubanga tamanyi, nebwafuna omulimu, tasobola kugukola bulungi nga bweyandigukoze. Kale laba nti okutegeera ku bye mmere kirungi. Akatabo kano kawa amagezi ku bye mmere gyosobola okugula, okwefumbira era eriibwa mu Uganda. Kawandiikiddwa mu lulimi olwangu era Iwotegeera. Kasome bulungi era olaba nti ab'Oluganda n'Abemikwano nabo bakasomako. Amagezi gemunaafuna okuva mu katabo kano gajja kubayamba mmwe n'Amaka gammwe mubeere basanyufu ate nga muli balamu. (Ka Kyusibbwa E.J.N. Ereemye. Deputy Principal, Nazigo Trs' College) SOYA BEAN (LUGANDA) ", ::: r I,:{ ::: :.: " , , 32.

Upload: others

Post on 31-Aug-2019

34 views

Category:

Documents


3 download

TRANSCRIPT

Page 1: (LUGANDA) - rgsit.com · Soya bean kye ky'Okulya kyosobola okukozesa mukifo kya kasooii, omuceere, omuwemba-Ate Emmere ya Soya ne kasooli nga ogitadde awamu erina ekiriisa kinene

Kale ayinza nobUtafuna mulimu mulungi. Ate kubanga tamanyi, nebwafuna omulimu, tasobola kugukola bulungi nga bweyandigukoze.

Kale laba nti okutegeera ku bye mmere kirungi. Akatabo kano kawa amagezi ku bye mmere gyosobola okugula, okwefumbira era eriibwa mu Uganda.

Kawandiikiddwa mu lulimi olwangu era Iwotegeera. Kasome bulungi era olaba nti ab'Oluganda n'Abemikwano nabo bakasomako.

Amagezi gemunaafuna okuva mu katabo kano gajja kubayamba mmwe n'Amaka gammwe mubeere basanyufu ate nga muli balamu. (Ka Kyusibbwa

E.J.N. Ereemye. Deputy Principal, Nazigo Trs' College)

SOYA BEAN (LUGANDA)

",

:::,~ r~ ~ I,:{

::: :.:"

,,

32.

Page 2: (LUGANDA) - rgsit.com · Soya bean kye ky'Okulya kyosobola okukozesa mukifo kya kasooii, omuceere, omuwemba-Ate Emmere ya Soya ne kasooli nga ogitadde awamu erina ekiriisa kinene

(::

,,: ; ;

, : '"

::;i

r~i :::; ~' -:

!:':

: '

~, ~

:'::,

'"",

"i

.

l.

NAWAIKOKE MOTHERS UNION COTTAGE INDUSTRY

SOYA CAKE

EBYETAAGISA

Obuwunga bwa Soya Ekikopo 11/2 Engaano Ekikopo 11/2 Amagi 3 Sukaali Ekikopo 1/2 Blue Band Ekikopo 1 Amaadhi (obo amaata) Akagiko 1 Omuunhu Akagiko 1 Akawowo (spice) Akagito 1/2 Ekizimbulukusa (baking powder) Obugiko 2

ENKOLA

1.) Sengejdhaa byono ebikalu wamu

2.) kuba amagi

3.) Tabula Blue Band ni sukaali okutuusa nga bigonvu

4.) Tekamu eggi okube limu na limu

5.) Tekamu ebikalu bitonotono mu bakuli otabula bungi

6.) Tekamu amazzi (oba amatta) bibere bigonuu

7.) Nga enganno entabule ewedewa, yongeramu amazzi (oba amaata) bibere bigonuu. okutu usa nga biyiyika

8.) Tekamu akawowo (vanilla)

9.) Siga Blue Band mUkyogenda okufumbir amu cake

1o.)Fumba mu bugumu e'ryekigera

11.)Nga guyidde tekkamu akaso bwoka jjamu nga kayonjo olwo cake eba eyidde.

4. Omwana abeera n'ebintu bingi eby'Okuyiga mu myaka etaano egisooka egy'obulamubwe nga okutambula, okwogera n'okuzannya. Bwataliisibwa bulungi mu kiseera kinoyebakabaka, abera muwoteevu tazanya zanya nga abaana abalala. Tasanyusibwa. Era omwana bwabeera bwatyo, n'Abazadde be tebasanyusibwa. Abaana bane bambi bafiirizibwa okuyiga obulungi era bwebagenda kussomero beesanga nga abo abaliisidwa obulungi bakola bulungi nnyo mukibiina.

.!..

- -._...." --c::" c: _-..,

\ .>.:-:

OMWANA OMUSOMI

Omwana bwataliisibwa bulungi, tabeera mujagujagu era yebakabaka mu kibiina. Tayiga bulungi. Tayita bigezo nga bwekyaliibadd

LUGANDA 31

Page 3: (LUGANDA) - rgsit.com · Soya bean kye ky'Okulya kyosobola okukozesa mukifo kya kasooii, omuceere, omuwemba-Ate Emmere ya Soya ne kasooli nga ogitadde awamu erina ekiriisa kinene

~-

Abaana baba abatono nnyo nga obutono obwo sibwa bulamu batera okufa olunkusense (measles), omusuna, ekifuba ekiraakiira (pneumonia), n'okusesema era nokuddukana.

2. Bintu bingi ebiba bikolebwa mu mubiri gw'omwana aba akula. • Amagumba gaba gakolebwa. • Omusayi guba gukolebwa • Enkola y'Omubiri (senses) ziba zikula. Ebyo byonna okubeerawo, omwana ateekwa okuliisibwa obulungi buli lunaku. Ekyo bwekitabearawo, takula.

3. Obwongo bw'Omwana bukula mangu nga tanazaalibwa (nga akyaali mu lubuto) ne mu myaka esatu egisooka egy'Obulamubwe. Kale bwataliisibwa bulungi mu kiseera kino obwongo bwe tebukula era ensoma ye n'Endowozaye tebiba birungi nga oyo aba aliisiddwa obulungi.

; <,;". ~ :

\..,PREFACE ,

Ndi musawo omuyigirize owa West Germany. Naliko era nankolerako mu Ivory Coast ne Papua New Guinea nga Sinnagenda Zambia. Kakano Nakabeera e zambia okumala emyaaka nga ebiri.

Mu Soya bean Nalabamu ekintu ekyomugaso ennyo ekiziyiza endwadde yendiisibwa embi kyetuyita mu Luzungu "Malnutrition" kubanga Soya bean z'Enva ez'omuwendo omutono ennyo ate ezirimu ekizimba omubiri. Era buli omu asobola okumwegulira oba okumwerimira. . .

:,.,'

Muntandiikwa y'omwaka 1989 nga nnyambibwako Sister Rosalinda owa Dagama home n'omwami n'o Mukyaala Figov, ,1<:

natandiika olutalo (campaign) olwo kulaba nti Soya Bean kintu f"':

kyamugaso nnyo. ::": Twatandikira mu Luasya naye kati kyabuna munsi yonna era

.',kati kiri n'emu Uganda. Obubonero obulabikako ennyo buli nti abaana abaali balwadde endwadde eno eyendisiibwa embi (malnourished children) oluvanyuma Iwokuliisibwa Soya embeera yaabwe yakyuuka. Eby'Okulabirako ebirungi n'olwokusabibwa okungi ennyo okw'akatabo ak'ebyokufumba kyanfunyisa amaanyi okuwandiika akababo kano. Kale nno olutalo Iwe njala n'endiisibwa embi lusoboka :.;,;

okulwanyisibwa nga tukozesa Soya Bean munsi yonna. :!i:

)i ::~ ',';

I';;' ::;

LUGANDA 30 .3

Page 4: (LUGANDA) - rgsit.com · Soya bean kye ky'Okulya kyosobola okukozesa mukifo kya kasooii, omuceere, omuwemba-Ate Emmere ya Soya ne kasooli nga ogitadde awamu erina ekiriisa kinene

;:,1

(,j .:; ~

:.',

(:'

j:, ;. ~ .­',i",

1ii I" '~

:::J

':{j

.:-;

:,; "

"'I

'::;::

:~ ~ ;

!:1

:;:i "

it

LUGANDA 294

SOYA BIINI WAAKI? (WHY SOYA BEAN?)

Abantu bangi munsi yonna UganDa nga mwogitadde balina ekizibu kinene eky'okuziizaamu endwadde y'okuliisibwa obubi (malnutrition). Endwadde y'okuliisibwa obubi (malnutrion) embi ennyo kubulamu bw'omuntu. N'okusingira ddala eri abaana abato abakyakula. Kubanga baba betaaga nnyo ebizimba omubiri. Mu ndiisibwa yaabwe. Kino wekiri kubanga embeera kati nzibu nnyo. Naye emu ku ngeri ey'okumalawo ekizibu kino kwe kukozesa Soya biini ekintu ky'omuwendo omutono ennyo ate nga kirimu ebyokulya byonna ebyetaagibwa omubiri. Soya biini ayamba mu bulamu bwa makaago n'okusingira ddala mu baana.

E~GS

A . I ' I VYlY k"\tv\Q.9 l ..... -

12gr.2Sgr. I 20gr~

5uG~«­6 Efut5 ,

ffiLR,

Ehn~

27gr.

GRouNA-1­ . HUi~

tbi.n­~e.eh '

40gr.

SO!':U!­BERNS

SO~D. bu.Y'l.

100 Grammes

Omwanawo bwaba tagena - mutwale eri omusawo yenna.

KIKI EKIBEERA KUMWANA BWABA TALIISIDDWA BULUNGI?

1. Omwana bwaba taliisiddwa bulungi, abeera mutono nnyo era nga munafu. Omubiri gwe tegubeera mumaanyi kulwannyisa buwuka obuteewanya omubiri gwe buli kaseera. Kale ekivaamu, tabeera muzito era bwalwala, ayinza okufa.

Page 5: (LUGANDA) - rgsit.com · Soya bean kye ky'Okulya kyosobola okukozesa mukifo kya kasooii, omuceere, omuwemba-Ate Emmere ya Soya ne kasooli nga ogitadde awamu erina ekiriisa kinene

- -

- -

- -

OMANYA 001 NTI OMWAMAWO MULAMU? OBA KISEERA KI KY'OMANYIRAMU NGA OMWANAWO MULAMU? - Omwana omunna Uganda omulamu obulungi: - Abeera namaanyi mangi, amaaso malamu, enviri nzirugavu. - bulungi era nolususu Iwe lubeera luweewevu bulungi. - Omubirigwe gubeera gwa maanyi nnyo, obwongo buba bukola bulungi era azannya bulungi nga musanyufu nnyo. - Yebaka bulungi. - Alya bulungi, anywa bulungi era akabira emmere enjala bweba emuluma.

Naye ekikulu ekisinga okulaga nga omwana mulamu bulungi kwe kukula. Omwana

-

I i l?i

~·-t--+! Y: I

~ - ~ r !: I i I

r-r ~ fM"-T---t--t ~-j"_vr:o

GTr omulamu yeyongerako okugejja. Era ekipande kyokukula kw'Omwana atannaweza myaka etaano t-+T­kirina okubeera bwe kiti:

ENKULA Y'OMWANAWO BWETUNULA NGA KW'EBYO EBIBIRI EBIRI WANSI, WABERAWO EKIKYAAMU.

- ..

v - - "/

t7 ~

- - - -

V- v -- "/~-i

- -~-vV- ~7 . ­ -+­

-f---

-ii

f-­

-.--) iii

KIKI EKIKYAAMU OMWAMAWO BWABA TAGEJJA?

1. Omwana ayinza okuba omulwadde, kale mutwale akeberebwe.

2. Omwana ayinza okulwalira ddala era ayinza n'Okufa. Kale buli omu yetaaga emmere ennungi na ddala okusingira ddala abaana abato n'Abo abakyakula.

.,S'.,

~t// -~ ..

SOYA8e-;'tlS

1..D-bo.. e.ki..rl. ,W'u. S0!ja.bi..i. . \<o.\e gwe n Am"J,,, c "Ll

V'"",beera. baJ.o. m u ~a

-

2. Soya bean alina byonna ebyetaagibwa mu kuzimba omubiri.

3. grams 100 eza Soya bean zokka zimala omuntu buli lunaku okuzimba omubiri gwe.

4. Soya bean ye mmere ezimba omubiri ey'omuwendo omutono ennyo buli kin'Omu gyasobola okwerimira oba okugula.

5. Soya bean afumbibwa mungeri nnyingi nga zino:-Amata ga Soya, engaano ya Soya gyoyinza okutabula mu buugi, omugati, obusera, kaawa wa Soya, Enva za Soya, Soya omusiike n'ebirala bingi nnyo.

6. Soya bean mwangu wa kulima mu Uganda muno. 7. Soya bean ayinza okuterekebwa okumala emyaka ebiri

oba esatu (2-3 years) nga talina kyatekeddwamu era n'ebyendiisa ebirimu tebyononeka.

Soya bean kye ky'Okulya kyosobola okukozesa mukifo kya kasooii, omuceere, omuwemba-Ate Emmere ya Soya ne kasooli nga ogitadde awamu erina ekiriisa kinene nnyo.

l. Soya bean alina ebiriisa bino:­

LUGANDA

I,":

,. ;,

,

i:;":

~ , ' , '

~::' ,I

",::,:;;:i': ,~ ~

:>

I;: I""

l;;,:

:':: I".

:::' ",:'\

~ :

i;;:'i:,.; i':" ;',' ~: ;.1.< ;:: :~ ·:i':, i:i ",, , :.;: ::' ~ :. ~ , ,,'., , ;'.. ~ , ;

:.<

5

Page 6: (LUGANDA) - rgsit.com · Soya bean kye ky'Okulya kyosobola okukozesa mukifo kya kasooii, omuceere, omuwemba-Ate Emmere ya Soya ne kasooli nga ogitadde awamu erina ekiriisa kinene

t

~ .' ~

:" ~

~.; ~ ~: ' ~'<'

';:", ~ ;! ';1

:'1 i.::: '.': .>~

:H l>!:;:.)

~j :~ ;j\Ii

(,:.'j

~~ 1:1 :,<: ~'~1

iii',,', i;::; 'd

'" ~: ~ '., :;.;

~n ~: : :: '~

~; ,~

~/1 T

EBY'OKUGOBERERA NGA OTEEKATEEKA SOYA BUNI

(BASIC SOYA BEAN PREPARATION) OTEEKWA OKUJJUKIRA EBINTU BINO BYONNA MUNTEEKATEEKA YO YONNA EYA SOYA BEAN.

I. Londa ebisubi byonna mu Soya biini (Era togezaako kwoza oba kunnyika Soya biini gwotanaba kufumbako).

2. Suula Soya biini ayo nga simwoze mu mazzi ageeseze era laba nti tegalekera kwesera. Mufumbe okumala ssawa nnamba nga ekikopo kya Soya bean ekimu okiteekamu ebikopo bya mazzi bina (okufumbira Soya oyo ebbanga eddene tekijja kukuyamba kubanga tajja kugonda).

3. Soya bean mujje ku kyooto, ogyemu amazzi ago gomufumbiddemu oteekemu agannyogoga era omwoze.

N.B. Olukuta Iwa Soya bean, lulimu ekizimba omubiri, Kale tolujjaako. Ate n'okuba nti telujja kukutewanya kubanga lujja kusekulibwa.

4. Kino kye ky'Okugoberera nga oteekateekamu Soya biini.

(rr

7. Okukungula kutandika mu mwezi gw'Omusanvu n'Ogwe kkumi n'Ogumu. Mukungule ku makya oba olwegulogulo kubanga amalagala bwegafuka aga Kyenvu, abeera mu kalubo mumakungula.

~ s, ··!?II~_ .... 8.

n 1'" .. 111\' '•.' r::;ff> ~::.v ~;' Sib . k'k I I k . d'a a usazl e I 00, 0 e e emlran Ira

-'e: ~~ :. mu ttaka. Emirandira gyongera okugi­.~

- musa ennyo ettaka.

WULlRIZA

Bwolwawo okukungula soya biini one atandika okwatika, kale ennimiro yonna eyinza okwatikira mu lunaku lumu Iwokka.

Era simba soya biini, gwomanyi nti osobola o okumukungula mu ssabiiti emu.

.'

WETEGEREZE:

Bwoba werimira soya biini oyinza okukozesa amalagala ga soya oyo nga enva nga Bugga, Doodo, ne Nnakati bwobikozesa. Era soya biini oyo aba akyali wakiragala osobola okumukozesa nga bwokozesa Kawo.

Bwoba oyagala okumanya ebisingawo ku soya biini genda mu offisi y'Ebyo bulimi mu district yo.

:.:J. ~

,.: 6 LUGANDA 27

Page 7: (LUGANDA) - rgsit.com · Soya bean kye ky'Okulya kyosobola okukozesa mukifo kya kasooii, omuceere, omuwemba-Ate Emmere ya Soya ne kasooli nga ogitadde awamu erina ekiriisa kinene

OKULIMA SOYA BIINI MU UGANDA (SOYA BEAN GROWING IN UGANDA) 1. Okulima soya bean mu uganda kyangu nnyo.

2. Hernon 14 ne Magoye bye bika (type) bya soya biini ebisaana okulimibwa.

3. Gula soya bean w'Oku maduuka naye togula soya biini amaze emyezi kkumi. Oyo aba takyayinza kumera.

4. Soya biini asimbibwa mu mwezi gwa kusatu obaogwo mwenida oba okusinziira ku nkuba wetonnyera.

5. Simba Soya biini obutasussa 3 em; \. 1m -I

mu kinnya kya sentimita ssatu. 1000000000000000000001

ensigo amakumi (20) abiri buli mita.(metre)

E.. ~ (50)Fuuti emu n'Ekitundu okuva

ku lunyiriri okutuuka ku lulala. 100000000000000ooooo::.iJ

~•.!l!.... il ..a..~..A.I~ ~a ~"4i'@'k4W'"

6. Gezaako okulaba nti omuddo tegukula mu nnimiro ya soya biini nokusingira ddala nga soya akyali muto.

n " .

~ .. ' \{'

ir:, ,. r,':WULIRIZA: (ATTENTION)

TOKIRIZA NGA MAZZI GONNA AGANYOGOGA KUFUKIBWA MU SOYA BIINI NGA TONNAMUFUMBAKO, KUBANGA GAJJA KUMUWUNYISA BUBI NNYO ERA NE MPOOMA EMBI GYOTAGENDA KWERABIRA.

BWOTAKOLA NSOBI END, OJJA KUNYUMIRWA ATE AWOMERWE NNYO BUll NGERI SOYA BEAN GYANAFUMBIBWAMU.

Ra.1:l. oLaba.!! "r'Fu.~ bub'- ero. k'atl ~ \:-ewoli. l1'lu.n.~~ !jenl1q

o.njQ.ga1.o.. ll.L h$Q.

~oon 00 '"!.Y.€ . £blrUMgLO..!:JO."!9

.

OKUFUNA EKIRIISA EKINENE ENNYO MU SOYA BEAN OTEEKWA OKUMUFUMBA OKUMALA ESSAWA NNAMBA.

KALE TOSIlKA SOYA GWOTANAFUMBAKO.

26 7LUGANDA

Page 8: (LUGANDA) - rgsit.com · Soya bean kye ky'Okulya kyosobola okukozesa mukifo kya kasooii, omuceere, omuwemba-Ate Emmere ya Soya ne kasooli nga ogitadde awamu erina ekiriisa kinene

~ :': ~ ~ : ~: ;

~; i

SOYA FLOUR

~, : ~~ :,:': !,>1 , ,'.,

,', ,','

., ~ ;:., ~:i

":',l'

;:'

ti ~i "I ~\ ~i ~

81' i~:(',

I'! idi'~ ~ ,;

:-, ~ ~: :

H ;~~ {'," o ~ ~:~ ~~ ~ ~J ~~ ~:1 ",' ~,~

9. Muteekemu kintu ~~ \:~ ekitayisa mpewo >! okozese nga ;,:i,. ,~

::~ 1 Bwonooba oyagadde. iJ

3. Fumba okumala essawa nnamba era tokiriza mazzi kulekera kwesera.

EBY'OKUKOZESA SOYA BIINI

'2. Musuule mu mazzi ageeseze.

1. Ggyamu ebibi . byonna ebiri mu soya bean.

."...::: '­ ./

ENKOLA

.4. Mujje mu mazzi gomufumbiddemu oteekemu agannyogoga olyoke omwoze.

5. Muteeke mu musana. '6. Bwomala musiike aggye bulungi.

7. Sekula soya biini oyo bulungi.

8.Mukunguute olyoke ofunire ddala oyo omulungi ennyo. Era ono ye kaawa.

;".; 25LUGANDA8

Page 9: (LUGANDA) - rgsit.com · Soya bean kye ky'Okulya kyosobola okukozesa mukifo kya kasooii, omuceere, omuwemba-Ate Emmere ya Soya ne kasooli nga ogitadde awamu erina ekiriisa kinene

.

,

1

SOYA COFFEE

f::'

JJUKIRA: Akakuta kalimu ekizimba omubiri kale tokajjaako ate nokuba nti tekakutawanya kubanga kajja kusekulwa.

C:­

~ ;:\, ... !o·

.;: , ~ .s.':'\

q~ ~

1.Ggyamu ebibi byonna :2. Muleke mu mazzi ebiri mu soya biini. ageeseze era olabe nti

tegalekera kwesera.

ENKOLA: Tandiika enteekateekayo ey'Engaano ya soya olyoke ofune engaano ekaze obulungi.

3. Mufumbe okumala 4. Yoza soya oyo mu ,5. Yanika soya bean essawa nnamba. mazzi agannyogoga. oyo mu musana ku

mukeeka.

EBY'OKUKOZESA: SOYA BIINI

I~::

, "

~·.l ,

:;~

~'~ , '. , .. , ' ; .;

ji I'(

((

i :, ~ :

~~ ,:­

lji: ~~ :; I:~'

:l~:

!~~

!:::

~i: H ~~ ~~ "~I

~~ L'\

i:~ ~;~

f:~ ~'~

n !~:

nt': ;"

~i~::

~~:: n:J

n~ r,,~

t3 i',1 ,li1' ~

1','.":'\

6. Bwamala okukala. 7. Kunguuta olyoke 8. Muteeke mu kintu Musekule oba mutwale ofune engaano ekltayisa mpewo okozese mu kyuma bamuse. ennungi. nga bwoba oyagadde.

LUGANDA 24 9

Page 10: (LUGANDA) - rgsit.com · Soya bean kye ky'Okulya kyosobola okukozesa mukifo kya kasooii, omuceere, omuwemba-Ate Emmere ya Soya ne kasooli nga ogitadde awamu erina ekiriisa kinene

bulungi.

SOYA BISCUIT

6. Teekamu ebikopo bya mazzi

bibiri era tabula

8. Teekamu sukaali oba omunnyo oba teekamu omucungwa· biryoke byeyongere obuwoomi.

1:!

,H

Ii

EBY'OKUKOZESA Ekikopo kimu ekya soya biini Omunnyo oba sukaali

.~~ -­.."...

1. Ggyamu ebibi byonna .2. Suula soya bean ebiri mu soya bean. mu mazzi agesera.

D

4. Gyamu amazzi gomu- 5. Sekula soya biini· fumbiddemu oteekemu agonde bulungi. agannyogoga era omwoze.

.7. Nga omaze ekyo muteeke mu kagoye akalungi enyo okamule emirundi essatu.

LUGANDA

essawa nnamba era tookiriza mazzi kulekera kweseera.

.9. Bambi tosuula bisigaddewo kubanga oyinza okuteekamu eggi, sukaali oba omunnyo n'Ofumbamu kabalagala nga ku lup.13.

3. Mufumbire okumala

IiiW

23 10

Page 11: (LUGANDA) - rgsit.com · Soya bean kye ky'Okulya kyosobola okukozesa mukifo kya kasooii, omuceere, omuwemba-Ate Emmere ya Soya ne kasooli nga ogitadde awamu erina ekiriisa kinene

SOYA MILK

, .. '

11

a;:.wl.l.Mbe. ~ fillA.wogo

OJu.\:.ilo9?fl ~ g~.,. - -_-:. -.~."

df'r" ~. ': i* ~. . . ~... .. i::',~'· '.

4. Musiike mu butto afuuke wa kitaka ku njuyi zombi (golden brown)..

2. Teekamu amazzi okande.

ENKOLA 1. Gatta wamu ebintu ebyo byonna.

EBYOKUKOZESA: Ekikopo kimu eky'e ngaano Obuwunga bwa muwogo oba engaan

ya kyapati. Ebijiiko bina ebya sukaali. Omunnyo n'obutto.

3. Salaasalamu obutundu nga gwe mwennyini bwonooba oyagadde biscuiti woyenkane.

',"I

~,: .i , ,

!J: ~~ < :';,'< I:::.;, i:<;:::

!'l) I.', >'.'"

!il ': . ,,~

f,:1

,; !.:~ ::;~: :,:;;

.,>:,: .'

:!~ :.::'~

~~ i,~ ::,~ ":"~

; ~ ': , ,:' .'\

: ;~

<~ ~ ~ ~

:;.: :~

:~ :~

.~

LUGANDA 22

Page 12: (LUGANDA) - rgsit.com · Soya bean kye ky'Okulya kyosobola okukozesa mukifo kya kasooii, omuceere, omuwemba-Ate Emmere ya Soya ne kasooli nga ogitadde awamu erina ekiriisa kinene

EBY'OKUKOZESA -Ekikopo kimu eky'Engaano ya Soya, -Enva (any green)endiira, -Omunnyo, -Ennyaanya -n'Obutungulu.

1. Salaasala era oyoze enva ezo zoolina.

2. Teeka enva ezo ku kyooto era ozifumbire edaakika kkumi, ssaamu omunnyo.

3. Yongera amazzi mu buwunga bwa Soya obufumbe.

4. Engaano ya Soya eyo gy'Otabudde giteeka mu nva.

5. Fumbira e Ddaakiika nga taano zzoka.

I~~ £1,\ 4i

" '-..-/.. ')) \ .­ /, ,

O:;t, ~-.

t~Ot'l'lUlnl~O · .• S• •• U

~ yf-l' ~

:'Io

r ........~ .......

:~" .

I,>(, I::: '" L::

I,:! ;:,,:j (',11

;,~, j1 t"'i

j:! :: .~ 'n '",,'. ,;::

,;':",: ~

)j \ ~ ~ ',;- ~

l:: ~

f; '" ~ '~; 'ci

r:J L \(.'!

;'.' ~

"':

~.' I " ..! t,,'··1 ~' ,I

L.:

4.t~.;~..:,},;"! ::::'j . -

"

" ., \. &. •~{j - . , \" '

:.':.; :.10 •. •' ." 'l,. ••'"

~<: i :.;', :~:'t::" ;//, .: ,,: ,-- .. : I. :

I," ~.~'~~ ,'" :-- :. ". ~'. ..'. ­1 ". .,,...... '/." /'" ;. •

,. I'.. ..

r ...... I. I '. ., r r' J"' - ~ " _'.:::i r ." (.,' - ' . C,(\/"1IJ':_..... ~. , i ,'. /. . '/,..,.'., , "- ,'-/'.:'

f •.. -- --,.' -.. -', " "'~' 0' 1:"_ ,_:= ,./1i.~~~", ,~, ';:' .'\!( f"''- ...>,_:}.-:... l· ( .,.

laL.\' '. ': ...... :;J '~ "",,, ). , tt ~ ..' '.. " , .. I\. '0 fl' 'I I" ,1..,_:-), ,~. l~~/ Aoj /, ~/I, j,

L 'I •. ,. ... '\ I A\lIr ! l(' r~f~'1'i"';'" ""'~" ( '., ,~,." . ~ ~"- I \J I II ~

.. -0;1..- 11 !.J ,I .; I ,f .".:t~ .].

21LUGANDAJ2

Page 13: (LUGANDA) - rgsit.com · Soya bean kye ky'Okulya kyosobola okukozesa mukifo kya kasooii, omuceere, omuwemba-Ate Emmere ya Soya ne kasooli nga ogitadde awamu erina ekiriisa kinene

©rczoE1

EBY'OKUKOZESA: ekikompe kimu ekya soya biini Eggi limu Ebijiiko bisatu eby'Engaano ya muwogo oba eya Kyapati Ebijiiko bibiri ebya sukaali Obutto bwokusiisa Omunnyo

f~~

1. Ggyamu ebibi byonna ebiri mu soya bean. .

2. Suu/a soya biini mu mazzi ageesera.

ENKOLA: JJukira: olukuta lulimu ekizimba omubiri, kale toluBaako ate n'okuba nti silwa kukutawanya kubanga luBa kusekulwa.METHOD

3. Mufumbire essawa nnamba era tokiriza mazzi ago kulekera kwesera.

o~ ~ ~

5.Sekula soya biini agonde 6Toola eggi Iimu oliteke

I

bUlungi nnyo.

, I

8. Bwosazesazeemu obwo buteeke mu butto ayidde obulungi osilke bubeere bwa kitaka (golden brown).

mu soya oyo gwosekudde, teekamu sukaalj n'omunnyo.

9. EKIRALA KYOYINZA OKUKOLA Oyinza okukozesa omunnyo n'obutungulu mu kifo kya sukaali n'Olyoka ofunamu kabalagala w'Olunnyonnyo.

13

,.>,

I,;,

~. J,

:.' .~ ~ ';,:;,., 1,.::-. ~.: :, , ~.

::J;::;~

:,>

'.': i";:,,,';' ;~,.'.

m"",>fI::; I:-k I '.t~ :H', I""",11/'·

,"I:.: '"

n· ,; ~

;':

'. ~ ",'., ,

4. Yiwa amazzi g'Ofumbidemu, omwoze n'amazzi agannyogoga.

MG.A':'ll Wt~~,-

'Q ..... .-" .. ,... ~ . " '-~... .. .". .~.. ."~

.7. Kozesa obuwunga bwa muwogo oba engaano ya kyapati bisobole okwekwata, olyoke osaleesalemu.

LUGANDA 20

Page 14: (LUGANDA) - rgsit.com · Soya bean kye ky'Okulya kyosobola okukozesa mukifo kya kasooii, omuceere, omuwemba-Ate Emmere ya Soya ne kasooli nga ogitadde awamu erina ekiriisa kinene

;'"j ;": ~ , ;

: ' , '

f:-i

4. Amazzi gofumbidemu gayuwe, olyoke oteekemu amazzi agannyogoga era gooba omwolezzaamu. Ate olukuta tolujjako kubanga lulimu ekizimba omubiri.

0ffj~D aj~k ~U

~ 5. Siika soya biini oyo 6. MUjje mu butto. 7. Teekako omunnyo mu butto afuuke brown oba sukaali alyoke (golden brown). aliibwe.

LUGANOA14

• •. . .. 2. Suula soya bean mu 3. Mufumbire okumala mazzi egeeseera. essawa nnamba era

tokiriza mazzi ago kulekera kwesera.

EBYOKUKOZESA Ekikopoe kimu ekya soya bean Omunnyo Obutto

~~ -=­

ENKOLA i

1. Jjamu'ebibi byona ebiri mu soya bean.

19

Page 15: (LUGANDA) - rgsit.com · Soya bean kye ky'Okulya kyosobola okukozesa mukifo kya kasooii, omuceere, omuwemba-Ate Emmere ya Soya ne kasooli nga ogitadde awamu erina ekiriisa kinene

,

---

-

EBYOKUKOZESA

Ebijiiko bisatu eby'engaano ya soya omufumbeko, Ekikopoe ky'engaano ya muwogo oba eya kyapati Ebikompe ebya mazzi 2-3

, "Omunnyo oba sukaali. :',, ,!_;

ENKOLA

MCl.'33.1

'.';

;:;so~ .: .~

olY\u.~u.W\be ',,·i':," ~ i,;1

l':1.e~LUao t••,::~>~~ ",I!":I::

Ii:;2. Mu gatte n'engaano ya muwogo ":1

I, :

oba eya kyapati entonotono, '::"',>,')olyoke oteekemu amazzi >': ,~:- :obitabule. »;'.:.:.;

l.:

stJcQ.J ;: ~~ ';'.'

~~~ :::-: ~ ~~'~ ,:)",f,', ;,'/

~ .3. Toola ebyo byotabudde 4. Fumba obuugi 5. Teekamu sukaali ,i" l

"j.:-jobiteeke mu mazzi obwo okumala oba omunnyo

,)

Ageesera ate eddaakiika amakumi ebinamuwomesa. tobikiriza kwekwata wansi. abiri. -<:::=- -..~

;;::~ ;.\

,,;18 LUGANDA 15

I

--­

SOYA SNACK

""-­ or._ '-­

oonOOnct S e. 5 b' t J.s e~

~'S \..0.. LY\ Lt ot.'S '. Ce \(v.C3:y\~().. M~~Q~.fe \L \)0-'0 a.e... Cl.J'l S'LL k i r.

o-V\~ .' b qvJ O'LU''\l 4/'Q... L(

SO~ o.ku.lv.r\

1. Kozesa soya omufumbeko (nga bwategekebbwa kulup 9).

Page 16: (LUGANDA) - rgsit.com · Soya bean kye ky'Okulya kyosobola okukozesa mukifo kya kasooii, omuceere, omuwemba-Ate Emmere ya Soya ne kasooli nga ogitadde awamu erina ekiriisa kinene

I

. .

(Bwofuna engaano eteri nfumbe) ; ;

EBYOKUKOZESA Ebijiiko bisatu ebya soya (engaano) etali nfumbe

ENKOLA IEngaano ya muwogo oba Kyapati.

1. Teeka engaano ya soya eyo mu mazzi ageesera era tabula aleme kwekwata wansi.

2. Mufumbe okumala edaakiika kkumi.

Itf'l\o.3\ t'\'\1A""~OeQ@ 3. Tabula engaano eri endala gyolina

mu mazzi agannyogoga.

4. Bwomala okugitabula gigatte mu soya oli gw'Ofumba.

5. Fumbira edakika amakumi abiri, bwomala teekamu sukaali oba omunnyo.

16 LUGANDA 17